back

OKWOGERA KUJANABA

next

 

ngabulijjo taata ye yasooka mukifo wetutula netwo gera­kubintu byaskaria,

mukiseera wenatukira taata teyandaba mulundi gu­sooka... yalinga asirise ngayetegereza eranga asulise omutwegwe kuttaka nga amasoge gali mumwoyogwe, nga alesewo eddembe lyokubuzakwo mwanawe.

OluVannyuma lwokundaba kyava azza amasoge mum­beera ennugi, kati nagamba nti:

Ngenda kutandika okwogerakwange olwalero nga ntandikira kubikulu byembozi yolwalero.. eranga yenjo­gera ekwatakuJanaba:

Nakunyumikiza kubifa kunnajisi ebyo ebijjawo ku mibiri gyaffe obutukuvubwagyo obusooka obugibaddeko.

Era nenknyumiza mubuyonjo kubikwata kubitukuza ebyo ebikomyawo obutukuvu kumibirigwaffe omulu ndi omulala oluvanyumu lwokubanti bibadde bi nyagiddwa.

Singa odda eri ebikyafuwaza ojjakwesa nga nti bintu bizuuka buzusi kumubiri, nga biva kugwo oba mukirala.

Mazima waliyo ebintu ebyomumunda ebitegeerwa mumakulu nga tebirabibwa oba okkwati bwa obukwati bwa, singa bizuukawo bijja kumuntu obutukuvubwe ate neyetaaga ekizzawo obuyonjobwe obumuvuddeko nobutu­kuvu bwe obumubuziddwako.

 

EBIZUUSI EBYO BYAMIRUNDI EBIRI:

          1- ekinene 2- nekitono.

Ekizuusi Ekinene: Janaba, Haidhi (m.p) , Nifasi,

Ekyalalo nga musayi mungi, okkwata kumufu, okufa,

Ekizuusi Ekitono: omusulo, Empitambi, omukka, ok­webaka, Ekikulukuto ekitono, nebirala.

Ekizuusi ekinene kyozebwa nakunaba, oba kisangulwa nakusaaba mfuufu -Tayammam-.

Ekizuusi Ekitono kinazibwa nakutawaza -wuzu- oba kisangulwa naku saba mfuufu,

kati okusoma kwaffe okwalero kujja kukwata kun­songa ezo nsonga kunsonga nga tutandika najanaba.

Nagamba taatawange:

Janaba ekakata naki:?

yagamba:

Ekakata nabintu bibiri:

          (1) okufuluma kwamazzi agazaala, sinsonga oba gafu lumye nakwegatta namukazi oba kweroterera oba mungeriyakyama, oba mungeriyonna eba ebaddewo.

q Bitendoki kwetumanyira amazzi agazaala:?

gakulukuta makwafu, olusu lwago lulinga omwenge omubikke gafanagana namata, ebiseera ebimu ebbala lyago likyukira kukala yayelo oba kiragalalagala gasinga kuvayo nga omuntu ofunye obwagazi (SHAHAWA) nga gajja nefosi ate gawumuza era negajja entuyo mumubiri.

q Bwembusabusa muluzzi olunvuddemu nga simanyi gegazala oba mazzi malala.

Ngenda kukuwa obubonero busatu: singa bwonna bu­kungaana ago gaba, mazzi gazaala «mani».

O Bubonero obwo bwebuno: obwagazi (SHAHAWA).

O Kufluma nga gasambuka, (Dafq) okugonda kwo­mubiri oba okuvamu entuyo ate omulwadde ye oyo ob­wagazi bumumala.

q singa akamu oba bubiri mubwo bubeerawo:?

- Gamba nti simazzi gazaala, okujjako omulwadde nga bwennaggambye.

q Abaffe omukazi alina amazzi nga omusajja:?

- Yye, amazzi agava munsigo ze nga afunye naye ob­wagazi bwokwegatta, galamulwanga amazzi go musajja oba yebase oba awulira atunula.

          (2) mubikakasa Janaba: okwegatta nomukazi ne­wanku baddenga amani tegafulumye, kimala mukukakata kwokwegatta, okuyingira kwomutwe gwakasolo komusa­jja mubwerere bwomukazi.

q Kati amani bwegafuluma, oba okwegatta nekuka­kata:?

q Janaba eba ekakase, eri omukozi negwebakoze awatali njawulo mukulu oba muto, alina amagezi nomu­lalu omulamu nomufu.

q Kati Janaba bwekakata:?

- Okunaba kukakata osobole okusala a oba okwe tolola ka aba «Tawaf» kubanga yosswala ne tawaf obutuufu bwabyo buyimirira kukunaba, era njakunyo nyola mas­somo lyo kunaaba erijja engeri yo naabamu.

 

EBIKUZIRA NGA OLINA JANABA:

          (1) Okwata ku QR, AN.

          (2) Okwata kulinya lya allah, oba amanya ga allah nebitendo bye ebimweyawlidde ngayye omutonzi «Al- KHALQ».

          (3) Okusoma AYA ya sajida bulimussula ezekitiibwa ennya eranga zezino: IQR’A, ANNAJIM, ASSAJIDAH, FUSSWILAT.

          (4) okuyingira mumizigiti oba okumalamu akabanga, oba okujjamu ekintu oba okuteekamu ekintu kebeere bweruwajo oba mukiseera kyokuyita mugyo ate kikirizibwa eri oyo alina Janaba okuyita mumuzigiti nga okuyingira mumulyango ate nofulumira mumulyango okujjako mumizi giti ebiri: omuzigiti ogwemizizo mu­macca,, no muzigiti gwannabi mumadiina,, nabwekityo entaana zaba ma,asumiina (A.S) .

q Abaffe embalaza nebibangirizi nabyo biramulwa bwebityo nga omuzigiti era kizira okuyingramu.

- Ne ebyo tebiramulwa nga muzigti.

q Nga tetunnaba kukomekkereza ssomo lyaJanaba njagala okubuza naye nswaala.

- Buza kyoyagala awatali kutya, tewalinsoyimuddiini, nkyogera bulijjo... bulijjo.

q Ebiseera ebimu bwenfuna obwagazi oba negasse nomukazi ndaba ettondo nga mulimu lugamugamu ngabi­kulukuta nga byeru nga biva mu kasolo.

- YYE, olwo oluzzizzi lutukuvu terukyafuwaza ngoye yadde omubiri era tekikwatako kunaba yadde okutawaza singa gafulumwe, ate waliyo oluzzizzi olulala olufuluma oluvanyuma lwomusulo ebiseera ebimu, olwonalwo lu­tukuvu era terukakasa kunaba ngalufulumye.

q Ate embeera eyekyama:

Embera yekyama eri haramu era oteekwa okujeewala era lmam Swadq (A.S) muzimu kunnaswi ezayogerwa yakiteeka mumuteeko gwazina, bwenzi.

 

 

Index