Taata yatuula kuntebeye eyamutegekerwa muroom yokwogereramu olunaku olwo, eranga alinamu okumwenya nobuseko kumatama, ekyanfuula okutegeera nti ekintu kyayagala okwogera sikwabulijjo kyemmanyi yatuula nagamba: ngenda kkubuulira lero ku Haizi (M.P):
Nali simanyi haizi kitegeezaki, newankubadde nga nakiwulirako okusooka nayenga simanyi bulungi kyekitegeeza, kubanga nakiwulira mukyama era nga kyansonyi, bwemmala okkakasanti embozi ekwata kuhaizi era etandise, kyenva nenebuza mumyoyo gwange lwaki okuswala kuliwamu nomwoyo gwange: haizi bwabanga kigambo kyansonyi mubutuufu, taata agenda kukiinyumiza atya: Ate lwaki anyumiza kunsonga ekwasa ensonyi etasaana kunyumizibwa: Kyenva nzijukira nti topk yenjogera yaffe yonna etambulira kumatee ka ga sharia, nolwokyo haizi naye alina okubeera mu shariya eranga anonyerezebwako mu FIHI yobusirawu obanga kyekyo kati lwaki tukwatibwa ensonyi kukwogera kwekyo Qur’an kyeyayogera era Nabbi MUHAMMADI (S.A) ne ba ma; asuumiina (AS) bayogera kumateeka ga haizi: kati tewali kigaana kwogera ku haizi kubanga tulina okumanya amateekage era tuga teeke munkola.
Taata yagamba bwati:
Ensonga yomusayi gwabakazi ogwabuli mwezi (M.P) . kwekufuluma kwa haizi eranga musayi abakyala gwebema nyiriza era nebagutegeera gufulumira mubiseera bigere buli mwezi.
Ebitendo byagwo:
Guba mumwufu, obanga gucukirako eri obuddugavu eranga gwokya, eranga gufuluma nokwokerera eranga gusamba oba okutonnya amatondo.
q Abaffe waliyo obuwangazi obugere eri abakya la mukulwala haizi:
Yye kwekuweza emyaka mwenda emmasuka mu buwangazibwe eranga tannaweza myaka nkaaga nga nagyo gyemyaka gyokulekera okulwala (M.P).
q Kati wakati wemyaaka (9- 10) :
- Buli musayi omuwala gwalaba nga tannaweza myaka mwenda wadde kaseera ogwo sihaizi ate buli musayi omukazi gwala ba oluvanyuma lwokuweza emyaka (60) teguba nakula mulwa.
q Omusayi ogwo gumala nnaku meka:?
- Mubutono bwagwo gumala ennaku satu mubiro bibiri, ate mubungi bwagwo gumala ennaku kumi (10) .
q Bweguba gweyongeddeko okkendeera negutaweza nnaku ssatu negukutuka:?
- Ogwo teguba musayi gwa haizi (M.P).
q Bwegweyongera kunnaku ekkumi:
- Haizi tegeyongera kunnaku kumi (10).
q Bwamalako ennaku za haizi natukula, ate omusayi negudda omulundu ogwokubiri oluvanyumaalwennaku kumi:
- Ogwo simusayi gwa haizi ne haizi erina obutakka wakati wannaku kumi bulijjo.
q Ddi omukazi lweyebala nti alina haizi:?
- Singa ajjirwa omusayi mukiseerakye kyalwa liramu bulijjo obanga tekinnaba nga wabulayo ekiseera kitono nga lunaku obabbiri.
q Omukyala ngeriki gyabamu owolubeerera:?
- Singa gumuvamu omusayi gwa haizi emirundebiri mukiseeraekyeyawulidde mumyezi ebiri no kweyongerayo.
q Singa omukazi aba talina kiseera kyabulijjo nga omuwala ajjirwa omusayi omulundi ogusoka oba nga talina mbera yeyawulidde abeerenga yetegereramu nti alina haizi:
- Yyekenyini yebala nti alina haizi singa akamu kubibiri kakata:
i) Singa omusayi gwefananyiriza nebitendo bya haizi nga okuba omumyufu, omuddugavu, okwokya, okuvayo nokubabuukirira, era muli okusambattuka.
ii) Singa alaba omusayi nakakasa nti gufuluma okumala ennakusatu nokweyongerayo.
q Bweyebala nti wahaizi kulwemu kunsonga ezikulembedde naleka okusaala naye omusayi gukutuse nga tezinaweaa naku satu naamanya nti tegubadde musayi gwa haizi kati akolaki:?
- Aliwa essala ezamuyitako mukiseera ekyo.
q Omusayi bwegugenda mumaso ennaku kumi oba obutawera kumi okuyisa munnakuzze:?
- Awo abalibwanga alina haizi munnakuze zoka sosimwezo ezasoka oba ezasembayo muluberera lwe.
q Oyo owoluberera bwaba talabye musayi mukiseera kyalwaliramu ate omusayi negumuvamumu oluvanyuma lyekiseera negugenda mumaso okumala ennaku kumi oba okweyongerayo ate ogumu mugwo gulina ebitendo bya haizi ogumu tegulina gweguliwa oguba haizi:
- Ogusoka mugyo, wabula atunulira mumuwendo ogwasoka ssinga gguba nnebitendo nnayenga tegujjuza bitendo ajjuza neguli ogutalina bitendo bwegubanga ogulina ebitendo gwemunji okusinga ko omutono gwoluberera awo afuula ekigero kye nakuze haizi.
q Bwegweyongera ennaku kumi neguyitamu kyo kka nga siwabbanga okugeza nga atandika oba ata lina kiseera noyo awubiddwa kati ayawulawo atya haizi nomulala:
- Mukwawukana ebitendo singa ogufuluma guba nebitendo bya haizi negubeera wakati wennaku satu nekkumi agufuula haizi ate Ogutali bwegutyo guba kyalalo.
q Omukyala bwabusabusa mukukoma kwa haizi:?
- Ekimukakatako kunonyereza.
q Anonyereza atya:?
- Kwekuyingiza pamba mukifo kyomusayi nakirerka okumala akaseera aluvanyuma nakifulumiya bwekiba kyeru kitukuvu naye aba mutukuvu era alina okunaba atandike okusinza okusaala nokusiiba ate bwekibaako omusayi awo aba akyali mulwadde.
q Omukazi bwamanya nti mulwadde, akolaki: era alekiakki:
- Amateeka agamukazi nga alina haizi gegano:
i- Swalaye tebantuufu wajibu ne musthabbu.
ii- taliwa Swala zamuyitako nga alina haizi.
iii- okusiibakwe tekuba kutuufu.
iv- Aliwa okusiiba nataliwa swala mumwezigwa Ramadhani nga alina haizi nabwekityo okusiiba okwokweya ma mukiseera ekyeyawudde.
v- Takola (Tawaf) mu hijja wajibu obamustahabu.
vi- Tawebwa talaka nga alina haizi okujjako mubintu ebyajjululwamu.
vii- -Tewegatta naye mabegawe nga alina haizi ate bwegukutuka omusayi kikkirizibwa eranga tanaba kunaba mubiri nayenga anabyewanszi.
viii- kizirakuye bulikyonna ekizira kuwa Janaba.
q- kikakata kuye okunaaba kulwesala singa haizi aba akomye.