back

TAW-TI-A

next

 

BISIMILLAH ARRAHMAN ARRAHIIM

 

Nze nzuyo olwalero nzijjuzza emyaka kumi netano mubuwangaazi bwange, situnanga yo mukiseera wenzuku kira mutulo twange inti mazima olunakulwange lwaku beeranga lugoberezebwako ekiwubalo, nekibwatu­kra, ekyokubanti mpulira okweyagala mumubiri gwange, wamu nokwagala, nokwegomba okuyitirivu, noku-womerwa okuzu lawo okwagala, okulala okutabadde mu­mutimagwange.

Nalisisuubirayo lunaku lujja kunzijulula muddala lyem­baddemu lunteeke kunjegoyego zeddala eddala eryo lyen­tandise kati.

Nazukuse kumakya ngabwentera okkola bulijjo, kati mbadde nakamala sswala yange eyabulijjo nga bwe ntera okkola, swala eyo nga yeyawula wakati wokuzu kuka kwange newakati wolutuula lwentuula kumeze eyekye ekyenkya. Mukiseera ekyo natunula mukyenyi kyatata nendaba ekintu ekyawukana kwe byo byembadde ndaba mukyenyikye bulijjo. Muli nendo woza nti oba olyawo alina ensonga nga ekwata kunze yasuzze alowooza kweeyo. Nebeeranga emututte birowzo.

Kyokka nga amaaso gombi agatunuzza mubbanga nga nemmunye zombi ezibeera munda ziribweruwaago ekitali kyalu beerera awatali kutemya, nga alinga alina ekintu kyayaga okwogera naye atenga waliwo ekimugaana atenga nengalo kummeza ziraga nga waliwo ensonga enkulu erimumyoyogwe eyagala okufulumizibwa naye waliyo ekimugaa na ojjifulumya.

Kati bwennatuula. kummeza kusaidi eyokubiri  nemu tunuulira yekkenyini natamdika okwogera ngamumasoge musanyufu nanngamba nti:

Olwalero mwnawange osiibudde stage eyise mubu­wangazibwo notandika stape ndala empya gyoolekedde era gyotandise... olwalero obukese zza nga olimutunuu­lirwa namateeka gobusiramu nga omusajja omuJjuvu asanira okiwalirizibwa namateka geddiini. Olwalero Al ­lah akugabidde ekyengera nakwogerera munjogera eyo­kula­likako aamateka ge eddiini nnabeeranga akulumiddwaako nakulagira ate nakugaana era taata naayongera naagamba:

Okutuusa jjo wabaddenga okyali mwana muto mukulaba kwobusiramu ngatonnaba kutuuka kuba musajja nabeera nga allah akyakulese nengerizo... naye olwaleero buliintu kicuseko, olwalero olimusajja omanyikiddwa nga omusa­jja asanira okubuulirirwa Allah kyavudde okubulirira na beeranga akulagira ate nakuziyiza.

Sebo taata sinnaba kutegeera kigendererwa allah annu­mirwako atya ate nandagira: ekiragiro kiba kyen­gera:? kirikitya ekyo:?

Leka nklwanJulukize ekirogiro engeri gyekiberamu eky­engera kusaidiyo... ggwekati oolimuyizi. mussomero oyimirira nebayizibanno abagezi abanyikivu abate­geevunga wakatiwammwe waliwo omlala nemuyimiri­ranga mulibetegefu kunsonga yonna empya gyayinza okubuuza muymirira omukulu wessomero nayitawo, bwo­banga tannaba kumulaba yenasooka akwolekeza ekiragiro, atebwamala naamwenyamu katono nga kyayagala kuku­jja mumbeera eri gyakuteesemu empya, nga akwolekeze eri enjawulo eyokkwa wula mubanno abeerenga akulaga ekyo ekusanira okkola.

Abaffe awo towulira mulissanyu nakitiibwa mungeri eyeyawulidde kulwekiragirokye nokwagala ekyo kya­kulagidde nobeeranga owulira mumwoyogwa okwetegeka, no­kubanti ofuna obwesigwa munutimagwo okuba nti bak­wolekezza ookw’ogeran’awe nebaleka omulala ataliggwe o’nbanti okola nga obeerenga otuukiriza ekiragiro ekyo.

Ebyobyonna bikolebwa kukiragiro kyamukulu-was­somero naye ate singa kiba kiragiro kya mukulu wama­somero gonna?! Wabula kiba kitya singa alagidde (sinia E.O) oba (i.i).

q Nabwekityo taata yagenda ambuulirira okutuusa lweya tuuka kukiragiro kya ALLAH nokwogerakwe gye-ndi, nokumpaliviza namateeka geddiini.

q ALLAH andairanze era ayogera nga abulirira nze era nga alagiranze.

- Yee.. mwanawange Allah ayogera kukubulirira ggwe omwana awezezza emya ka kumi n’etaano era nakuwaliriza eranakula gira... eranga akuziyizaggwe.

q Abaffe nze nsanira okugulumizibwa okwok­wonna... eri omutonzi webitonde byonna, ampe eki­tiibwa nampaliriza namateeka geddiini... omukulu weggulu omusanvu nensi annumirwa nandagira ate nangaana ebibi...kiki ekyayitiriza obuwoomi bwolunaku lwange luno kiki ekyalungiya omwaka gwangeguno... yebange eki­tiibwa kyobussajja.

Mwana wange olina okulagira ebyo byakulagidde omutonziwo nakuwanabyo ekitiibwo.

q yye nziJa kukolannyo nokwagala okwamaanyi okubanti nteeka munkola ebiragirobye namateekage aga­galwa naye...

- naye kiki....

q Naye gegaliwa amateeka ago gampaliriza nago: Era biragiro ki byanjolokezza:

- Amateeka gashariya galimu emiteeko etaano:

          1- Ebikakafu ebyannamaddala.

          2- HARAM: Ebyaziyizibwa okkolebwa

          3- Ebyagalwa okkolebwa.

          4- Ebyetamibwa okkolebwa

5- Ebikkirizibwa okkolebwa (MUBAH)

- Byebiriwa ebikakata okkolebwa (WAJIBAT) era byebiriiwa ebyaziyizibwa okkolebwe (MUHAR­RAMAT)?

- Bulikyonna ekyakukakasibwako mubulamubwo okikola ekyo kiba kikakafu mubikakafu (wajibu) okugeza nga okusaala, okusiiba, okkola HiJJa, okutoolazzakati, okuwa khumusu, okulagira okkola ebirungi, okuziyiza okkola ebibi, nebirala binji.

- MUHARRAMAT: Buli kyonna ekyakukakatako oku­kireka kokugeza nga omwenge, okukola obwenzi, okubba, okudiibuuda, okulimba, nebirala bingi.

- MUSTAHABBU: Bulikyonna ekisanira okkola nga bwokikola allah akuaamu empeera, nayenga siruwalo nti olina okkola kati bwokikola nga ogendereramu kusem­bera eri Allah kiba musitahabu nga okusaddikira omwavu, nookuba omuyonjo, okuba nenpisa ennugi, okumala ekyetago kyomukkiriza nga mwetavu, okusaala swala ya­Jamaa, okkozesa kalifuuwa, nebiraka bingi.

- MAKURUHU: bulikyonna ekisaana okulekebwa no­kukye samba nga okyewala, awatali luwalo kyokka nga ofuna empeera mukukireka, kati bwokireka nga ogen­dereddemu kwesembeza eri ALLAH, ekyokiba (MAKU­RUHU) okugeza nga omusajja omukulu okulwawo oku­wasa omukazi, ekyomakuruhu oba okusaba amahare amangi, nakyo makuruhu oba okugoba okusaba kwomuk­kiriza nga mwetavu eri okumuwola atenga olina obuso­bozi kunsonga eyo nebirala bing.

q MUBAHU akyo kye bakulekera mukyo eddembe lyokwee ronderawo,oba okikola oba okireka ekyo kiba mubahu nga okulya, okunywa, okutuula, okutambula olugendo,nookukyakalakyaakalamu wano nawali nebirara bingi.

q KATI nsobola ntya okwawulawo wakati wabikakata ok­kolebwa (wajibat) ne ebisanidde okukolebwa (musti­habu) ne wakati wa Haramu ku makuruhu: ntegeera ntya ntikino kikakafu okkikola mbeere nga nkituukiriza eranga nkyenywerezako atekino Haramu nkyewale erankireke: ta­ata wange yantunuulira nga amwenya, era nantunula ko eriso eryokusasira nokulumirwa, nayagala angambe ekintu naye nakireka, bweyamala nabbinkira mukwe te­gereza namala akaseeranga asirise, sasobola kutegeera biki byeyalowoza mukaseera ako erakiki ekyatambulira mu­mutwegwataata: wa bula nalinga ntunuulira tasibiihize nga zige ndera kukamwaake akalikenye nya awatali ku­vamu ddoboozi nga alinga alimu okulumirwa kyokka mubintu bingi.

- Bweyamala nagamba nti ojjakwawulawo ebiriwajibu ku biri haramu, nebiri mustahabbu kubiri makuruhu bwonabanga osomye ebitabo byafiQuhu owobusiramu era ojjakusanga nti ebimu mubyo birina empaji nebitundu no­bukwakkulizo atenga ebimu birina entambula ndala ebyeyawuulidde gyolina okubitukiriza nayo ate ebimu birina ebintu ebibyeya wuludde ngatoso bola kubyawukanya nabyo.

Soma ebitabo byafiquh ojjakusanga obubuzeebwo... oluvanyuma ojjakukizuula nti mazima ilim kumanya kugazi bingi byawandlkibwa mubikumi nabikumi ebye mujalladi abamanyi nebabanga bakkutta okuno nyereza enso nga ezirimmu

- Abaffe kinkakatako okunonyereza ebitabo ebyo byonna ndyokemanye ekinkakatako okkola:?

- Kikumala okunonyereza mukyebafunza era ekyangu mu kutegeera era ojjakwesanga nti byatekululwamu emiteeko ebiri:

1- Omuteeko ogwebyennesinza.

2- Omuteeko ogwebyenko lagana.

- Ebyennesinza byebiriwa: era ebyenkolagana bye­biriwa: lindako katono, orivaizi nge mubitabo byafiquhu yo busiramu, ojjakutegeera mpola mpola ebyo kati byoyagala okutegeera.

Nagenda mu liblary nga nonya ebitabo byafiquhu owobusiramu, okutuusa lwenabigwako essanyu neribula okunzita, nawulinga obutonde bwange bwonna bwonna bwe nyenya olwenyenya olutala bikangako.

- Byebiibyo ebitabo byafiquh owobusiramu, bwentyo kunkomerero natuuka kukigendererwa, nembeera nga mbisoma era nzija kusa nga mu answer ezijja okumponya okubuuza era nzija kuwuumula

Nabukeesa mukiseengekyange nenzigulawo omulyango kubwangu, nenyingira mukisengu kubwangu, nembikkula ekitabokya nge mangu, nentandika okusoma naye nagenda okwesanga nga, nsoma naye siteegera mu kintukyonna atenga nsomannyonnyo kati awo nendewoza am agezi agana mponya mbeerenga ntegeera okusinga em­beera eyabulijjo nalowooza ngende mumaaso nokusoma, ngezeko okutegee ra erangezeko okuddamu okusoma nalite­geera newayitawo akaseera, nga ekifubakya nge kikuba­gana aatenga eekitabo kkirimungalo zzange eeranga bwensoma neenonga bwenziramubyensomye nayenga sitegeera kintu­kyo nna

Nentandika okusikasikamu akantu  mpola mpola, nengenda mpolampola nga ntegeera eranga ekibikka kiva kumaaso gange, nasomabingi, kyokkanga kirikunze ok­wemanya nti sirina kyentejedde kiwanvu nyo mwebyo byensomye

Nasanga mumaaso gange ebigambo ebitawulirwang­ako namatugange oluberyeberye sategeera ekigambo

(NISWABU) ne (BAYYINA) bitegeezaki ne (MA-UUNA) ne (ARISHI) ne MASAFAT AL-MULAF­FAQAT ne AL-HAWUL ne ADDIRIHAMU AL- BAGLI, AL- ABIQ, AZZIMIYY”

Nga bwetandika okunzijira mumaaso gange ebigambo ne sentensi ngabirabikia nga enJogera eyenjawulo kuilim gyessisomangako, nessiteegeera kiki ekigendererwa mu (ILIMU IJIMALI) ne (SHUBUHTI MAHSUURAT) ne (HUKUMU TTAKILIIFI) ne (HUKUM WADHI’E) ne (SHUBHAT MAWUDU EYYA) (AL- AHWAT LU­ZUUMA) (ATTAJJAZZII FILI IJTIHADI NE SSWIDIQ AL- URUFII)(AL- MANATU) ne (AL- MASHAQQAH ANNAWU - EYYA).

oluvannyuma nensoma sentensi zessimanyiridde ne sentensi ezisolovinga ensonga ezitaliwo kati mubulamu obuliwokati nessimanya lwaki byayogerwa nesentensi ezirimu okujjibwamu zinne wazo oba okuzawula kuzin­newazo oba okuba namakulu ago munda ennyo.

Nesitegeera kiki sentensi eno kyetegeea, Bwategeera okuwera natamanya kwekwata era natama nya ekyasoose kubyombi awo Zakati tekakata, oba ategedde enneku zo kuwa natama nnakuza kuwera, oba ate amanya ennaku ezzoku kutuuka natamanya naku zakuwa, oba obuta manya nnaku zonna na Bwekityo okulamula omulalu bwabanga eddaluulye elyassooka oluvanyuma naddamu amagezi naye ate bwaba nga amagezige gegasooka olu­vanyu ma nafuna eddalu, ewategeera ennakuezokuweerako zaka ekakataokusingako ebifananye ebisigad­deyo stc <<okulowooza muraka, at kiringa okkaka sa, naye okulowoza mukikolwa okufanaganako nga ekyo mulim obuzibu, kati ekisinga obulungi bwaba alowozzezza ok­kola ekitundu mukifo agende mumaso bwamala addemu sswala oluvanyumal ate bwaba alowozzezza obu­tabawo kikolwa abuuka step eyo aba alina okudda abeerenga akkola ekyo kyalese ».

Stc: Ekisinga okuba ekyamanyi mazima okusabaen­fuufu (Tayyammam) kujjawo ekizuusi nayenga kujja­wokwakitundu tekumala singa kubakweyagalira, wabula mukakatamu okumalirira (NIYYA) okwo kujjawo kyo teba niya yaku kkirizisa kussala sswala»

Stc: “Omuntu bwatawaza ekiseeranga kitono kifunfa kuwu dhu (wuzu) Bwaba agenderedde kusaala sswala eyekiseera ekyo ebeera nfu naye bwaba agenderedde nsongandala nakigendererwakirala- newankubadde ngakuba kubutukuvu-ebantuufu”

Stc «Kimala. mukugenda, mumaso okugenderera okusigalawo engeriyo lugedo newankubadennga agendere-dde muntu eyeyawalidde».

Stc «bwaba afunye ekizuusi ekitono mukiseera nga anaba ajjuza okunaaba ate natawaaza, naye talekaayo kwegendereza mukutetenkanya mukubeera nti adda mu bu­pya najjuza oba okujjuza natawaaza».

Stc «ensibuko yokwatuza nokusomamukyama kukasa kwabantu ababulijjo».

Neebirala bingi ebyatusibwako amasogange nessite geera makulugabyo.

Ensi neyetoloolo mumaaso gange... Oluvanyumaneye tololo omulundi ogwokubiri.

Olaba ngeriki bwekisoboka okumanya Allah byeya kkiriza nembikola :nebyo allah byeyagaana nembye wala: na­situla omutwegwange eri eggulu, nga ne mumaaso gange mulimu oluzigaziga nga nemisiwa gikubagana era nga gyokerera...

Ai Mukama katonba nkimanyi nti ggwenanyini kum­paliriza naye simamyi kyewampaliriza nakyo...

Ai katonda nategeera ntya kyoyagala munze mbeerenga ntuukiriza kyewansaba okkola...

Ai mukamawange nnyamba kukutegeera ebyobye nsoma.

Ai katonda fuula ebitabo byafiquh bibeere byangu byatufu kukigambokyo kyoyagla mbeerenga nkakasa ekyo kyoyagala.

Nennindirira taata ku daining table ekiro olweggulo.....

Eggulo bwerituuka, amaaso gange negatandiika ok­kowa, okweraliikirira, nga gakka munda emmunye ek­yavamu nga gakwatako ekifu nga gafanagana ko neffeeza awamu nokubanti nga lemesezza kukutunula kyokka nga gaweddeko obwoji olwamala nebateereza emmeeza neta­ata najja omutima gwange negutandika okkuba, ama­meeme nga gakubgana, tempuriture neyeyongera, amatu ngalinga akwatiddwa omussujja gwomubwongo nga gweguntewanya, nempulira obuzibu nobuswavu naye nayimirira kubuzira bwange nenemanya obukendeevu bwennina nengamba:

q Owange taata, natunudde mubitabo byafiquhu nebi ­gaana okunzigulira omyoyo gwabyo nali sinnaba kuma­layo nyukuta esembayo mubigambo byange nendaba tata nga alinga alina kyayagala okungamba:

Nange nayota mukugezako okufanaganako nokukwo bwennalinga nkyalimmumyakajokajo maziwa nasoma ebitabo bya Fiquhu nessitegeeramu kintu kyamu gaso kikulu kir­yawo, ngaggwebwo bwobadde, wabula nze setegeera buzira bwange nensobala okwemanya okulemwakwange nga bwokoze nogamba nti totegedde, mazima ensonyi empitirivu zaziyiza wakatiwange newakati wokubuuzaa ki­tange kubimu kwebyo ebyeyawulidde stage yobuvubuka oluvannyuma eddalal  yobusajja samanya nti obukulu buyinza okutuuka nebukakata awatali buwangazi bwakiseeva ekigere owe nenkutuza taata mubigambobye:

q Abaffe obukulubukatanga ebbanga terinnatuuka:

- Yye: mwanawange obuklu bukakata kumusajja bwaba affunye akamu kubulombolombo buno obusatu:

          1- Okutuusa emyaka kumine tano mubuwangazibwe.

          2- Okuvamu amazzi agakulukuta mubwererebwe oba gavamu nakwegatta, oba kweroterera, oba nekintu ekirala.

          3- Okumera enviiri ezikolobolo kucinnyi, ngamba enviiri ezikolobolo nga zifanaganako nezokumutye okwawukanako nenviiri eziweweera ezibikka ebiffo byo­mubiri nga kumikono.

q AANA: ate ekinnyi kyekki:?

0Ekinnyi: kifo kiba wansi walubuto waggulu kuki komo ekiyunga obwerere nekisenge kyolubuto awwa tali kabanga kawulawo, Nyindo kumumwa.

q Obwo bubonero bwabukulu kumusajja oba mukazi:?

q Omukazi akula bwaba akomekkerezza emyaka mwenda mubuwangazibwe.

q Naye olwalero nkunyonyodde obufunda bwo ku­manya kwange ebitabo byafiQuhu nsaba onzi kirize nkusabe oba ompe ekirowoozo nga kiriwa nsi owokunyigirizibwa mubweetavu- obeerenga ontuzongayo entuula nga zanjulirwamu buli kyonna ekiba kizibuwadde okukitegeera mwebyo ebinkakatako okubi tegeera no­kubye gendereza nokubinyonyaka, kwange okwa shariya, kubeere kutuufu nga allah byeya lalika kunze era nanda­gira.

q Ye, abange singa entuulazaffe ziba zaku kwogera­zaganya kubuuza nakwanukla.

- Nga bwo ba oyagadde.

q Naye kiki kye tuna tandika nakyo okwoge razaga­naya kwaffe okunasooka:?

- Tujja kusooka na (TAQLIIT) kugoberera gwo gwe­musingi ogujja okutuwa ekifananyi nebirabirwako byetu­jja okuteeka munkolayaffe eya fiquhu waffe.

q Tukkiriziganyizza

 

Index